Baibuli y’Oluganda
Android app by Alkitab. Books & Reference · Alkitab
- Store rating
- 4.59 / 5
- Store rating count
- 875
- Download price
- Free to download
- In-app purchases
- Listed by the store
- Version
- Luganda Baibuli ya bwereere 20.0
- Listing last refreshed
- 2026-09-12
View the original store listing
Store description excerpt
Eno aapu ejja kukuyamba! Ekuwa Ekitabo Ekitukuvu mu Luganda, ku ssimu yo ku bwereere! Tukuwa Baibuli enzivuunule obulungi mu lulimi OLuganda, emu ku nnimi enkulu mu Uganda. Aboogezi b’Oluganda abasukka mu bukadde 4 kati basobola okufuna Baibuli y’Oluganda. Sembera eri Katonda ng’oyita mu kusoma Baibuli buli lunaku ku ssimu yo! Baibuli erimu ekigambo kya Katonda ekitaggwaawo. Kino kigambo kya Katonda eky’enjawulo era ekiwa amaaanyi. Ekigambo kino kikulaga ekkubo ly’obulamu, kikuwa aw’okwewogoma ng’olina emitawaana, entanda Katonda gye yatuwa mu lugendo lw’obulamu buno. Kati osobola okugifuna mu lulimi Oluganda, ku ssimu yo ku bwereere! Ekitabo Ekitukuvu kirimu ebitabo 39 mu Ndagaano Enkadde (Olubereberye, Okuva, Ebyabaleevi, Okubala, Ekyamateeka, Yoswa, Ekyabalamuzi, Luusi, 1 Samwiri, 2 Samwiri, 1 Bassekabaka, 2 Bassekabaka, 1 Ebyomumirembe, 2 Ebyomumirembe, Ezera, Nekkemiya, Eseza, Yobu, Zabbuli, Engero, Omubuulizi, Oluyimba lwa Sulemaani, Isaaya, Yeremiya, Okukungubaga, Ezekyeri, Danyeri, Koseya, Yoweeri, Amosi, Obadiya, Yona, Mikka, Nakumu, Kaabakuuku, Zeffaniya,Kaggayi, Zekkaliya, Malaki) n’ebitabo 27 mu Ndagaano Empya (Matayo, Makko, Lukka, Yokaana, Ebikolwa, Abaruumi, 1 Abakkolinso, 2 Abakkolinso, Abaggalatiya, Abaefeeso, Abafiripi, Abakkolosaayi, 1 Abasessaloniika, 2 Abasessaloniika, 1 Timoseewo, 2 Timoseewo, Tito, Firemooni, Abaebbulaniya, Yakobo, 1 Peetero, 2 Peetero, 1 Yokaana, 2 Yokaana, 3 Yokaana, Yuda, Okubikkulirwa) Soma Baibuli y’abaganda, mu lulimi oluyonjo era olw’omulembe. Funa Baibuli yaffe ey’Oluganda kati kati ku ssimu yo!
Review coverage
AppRill has captured 0 reviews for this app. This is a collected sample, separate from the store rating count. Latest review capture: Not captured yet.
Recent captured chart positions
No chart positions have been captured for this app yet.
Chart position, rating count and review coverage do not establish downloads, revenue or profit. Understand the differences.